Omulungi wange sembera
Sembera wanno Wendi tubalumye
Sembera onkwateko,twekwateko
Nga tuli ffembi,nnyumilwa nnyo
Mu bulamu bwange oli kirungo,nga emmele n'omunnyo
Nze mmele,gwe mmunnyo
Nga ka-sukaali ne chai
Bali baleke,emitima ggyabwe jjajula obukyaayi
Tebakunjagaliza,bagala kukukwabula
Baleke bamale ebiseela
Nga ffe eno twennyumilwa.
©Emanzi Ian 2019.