Omulungi wange sembera Sembera wanno Wendi tubalumye Sembera onkwateko,twekwateko Nga tuli ffembi,nnyumilwa nnyo Mu bulamu bwange oli kirungo,nga emmele n'omunnyo Nze mmele,gwe mmunnyo Nga ka-sukaali ne chai Bali baleke,emitima ggyabwe jjajula obukyaayi Tebakunjagaliza,bagala kukukwabula Baleke bamale ebiseela Nga ffe eno twennyumilwa.